Beat FM - Live Online Radio

Rating: 0 (7)
0

http://beatradio.co.ug
Genres:  Various Music
Bitrate: 64
Sound Format: MP3
Online Synthesizer:
Winamp

Beat FM - Live Online Radio

Beat FM is the leading Luganda radio station in Uganda airing on 96.3 FM. It has all the latest breaking, sports, fashion and entertainment news.
Comments:
  • Your name:
    captcha



List of radio
Your Radio playlist is empty (Sign Up)
YouTube
RSS Feed News Categories My list of RSS feeds Change site language and RSS feeds English RSS: Reading speed 0
RSS: News
  • Nyanjura agudde mu gufo, y’amyuka Lord Mayor

    beatradio.co.ug Thursday, 18 June 2020 18:28:06

    Munna Forrum for Democratic Change Doreen Nnyanjura y’alondeddwa ku bumyuka bwa Loodi Mayor w’ekibuga Kampala oluvannyuma lw’omukyala Hajjati Sarah Kanyike abadde mu kifo kino okugonnomolwako ogufo gw’obwa Ssenkulu bw’ekitongole ekiddukanya Kampala avunanyizibwa ku by’ekikula ky’abantu n’ebitundu. Agatusakira mu masekkati ga Kampala Robert Ssegawa abaddeyo atutegeezezza nti Hajjati Sarah Kanyike enkya ya leero asoose kwevumba kafubo […]

    The post Nyanjura agudde mu gufo, y’amyuka Lord Mayor appeared first on Beat FM.

  • Agaanye bba okutunda ppoloti asasule bbanja ne yeetuga

    beatradio.co.ug Wednesday, 17 June 2020 17:45:45

    Nnamwandu w’omusajja ow’emyaka amakumi 56 eyeetuze olw’ebbanja ery’emitwalo amakumi ataano ategeerekese nga Nyiraguhirwa Ancilla ,awakanyizza ebyogeddwa nti bba yeetuze lwakumulemesa kutunda katundu ku ppolotiye e Kisoro asasule ebbanja erimubadde mu bulago. Omulambo gwa musajjamukulu Pereza Ponsiano abadde omutuuze ku kyalo Kabaya mu district eye Kisoro gusangiddwa gulengejjera ku muti gwa Woovakkedo emmanju w’enjuuye nga Ssekamwa […]

    The post Agaanye bba okutunda ppoloti asasule bbanja ne yeetuga appeared first on Beat FM.

  • Omukulu w’essomero asobezza ku we 15 akwatiddwa

    beatradio.co.ug Wednesday, 17 June 2020 17:36:59

    Poliisi ye Semuto mu Nakaseke ekutte omukulu w’essomero lya Gov’t agambibwa okutuuza kaanakawala akabadde kasoma eky’okutaano ku Ssessiriiza.Ono ategeerekesenga Kayondo Claudio mutuuze ku kyalo Miginje eky’omu Muluka gwe Miginje mu ggombolola ye Semuto e Nakaseke ng’abadde mukulu wa ssomero lya St Denis Kijaguzo PS okumala ekiseera wabula n’akyusibwa n’addizibwa mu bitundu bye Ngoma era mu […]

    The post Omukulu w’essomero asobezza ku we 15 akwatiddwa appeared first on Beat FM.

  • Akalulu ka 2021 kagenze ku mitimbagano, teri kakuyege

    beatradio.co.ug Tuesday, 16 June 2020 17:29:30

    Enkungaana za Kakuyege eri baneesimbawo ku bifo eby’enjawulo mu kalulu akalindwa omwaka ogujja 2021 ziggyiddwawo olw’ekirwadde ekyatuzinda.Bwabadde afulumya nnamutayiika w’enteekateeka z’akalulu akabadde katandise okwogeza bannayuganda ebikankana,Ssentebe w’akakiiko k’eby’okulonda Simon Byabakama ategeezezza nti okusinziira ku biragiro ebizzenga biyisibwa ministry y’eby’obulamu mu kutangira ensaasaana y’ekirwadde kya COVID 19 bannayuganda baawerwa okuddamu okukungananga ate n’okuliraananga mu bifo eby’olukale […]

    The post Akalulu ka 2021 kagenze ku mitimbagano, teri kakuyege appeared first on Beat FM.

  • Ebikajjo bisse babiri

    beatradio.co.ug Tuesday, 16 June 2020 16:24:21

    Poliisi ye Lugazi etandikiddewo okunonyereza ku kituufu ekiyinza okuba nga kye kivuddeko akabenje akafiiriddemu abantu babairi mu Mabira ku mwasanjala wa Kampala-Jinja enkya ya leero mmotoka y’ekika kya Harrier bweyingiridde bwenyi ku bwenyi Fuso ebadde ekubyeko ennyanya ezigambibwa okuba nga zibadde zitwalibwa Kenya. Aduumira poliisi y’ebidduka mu ttundutundu eryetoolodde omugga Ssezzibwa Israel Wambesyo ategeezezza nti […]

    The post Ebikajjo bisse babiri appeared first on Beat FM.

  • Ssemaka yeetuze lwa nnusu 1000 ez’omunnyo

    beatradio.co.ug Tuesday, 12 May 2020 18:23:31

    Abatuuze ku kyalo Nyakabungo ekisangibwa mu Muluka gwe Rwene eky’omu ggombolola ye Buhara mu Kabale bazikubyemu makiikakiika mutuuze munnaabwe bweyeeyimbyemu omuguwa ne yetta bwalemereddwa okufuna shilling 1000 agulire ab’omu makaage ekitundu kya kkilo y’omunnyo. Abatuuze ku kyalo kino bategeezezza nti munnaabwe ategeerekesenga Denis Micheal Owamani yafunyemu obutakkanya ne mukyalawe obwavudde ku kulemererwa okubagulira omunnyo ogw’okussa […]

    The post Ssemaka yeetuze lwa nnusu 1000 ez’omunnyo appeared first on Beat FM.

  • Minister Tumwine ajjukidde ab’amawulire

    beatradio.co.ug Tuesday, 12 May 2020 18:21:02

    Bannamawulire mu ggwanga ddaaki bajjukiddwa minister avunanyizibwa ku butebenkevu mu ggwanga Gen Elly Tumwine bwakutte mu ka Waliggo n’aggyamu ejjamba lye yeeyambisizza okubagulira Masks ezibikkwa ku mimwa n’ennyindo. Ono asinzidde ku Ssengejjero ly’amawulire wano mu Kampala n’ategeeza nti bannamawulire abalaba ntakera nga balagajjalira obulamu bwe batanula okugawenja wano na wali wabula nga tebeetangidde n’agamba nti […]

    The post Minister Tumwine ajjukidde ab’amawulire appeared first on Beat FM.

  • Abagoba ba taxi ne bodaboda bagumiziddwa ku kya ppaaka enkadde

    beatradio.co.ug Tuesday, 12 May 2020 18:17:54

    Eyagira ng’atuuziddwa mu ntebe ya Ssenkulu w’ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala Yinginiya Andrew Kitaka asabye abagoba ba Taxi n’aba Boda Boda obutawuliriza bibungeesebwa ba mimwa mpewere ku nteekateeka z’okuddaabiriza ppaaka ya taxi enkadde nga bwekugendereddwamu okubasindiikiriza n’okubagobera ddala mu kibuga Kampala.Yinginiya Kitaka agambye nti baasalawo enteekateeka eno eggyibweko Akawuuwo ng’eggwanga likyali mu kituulawaka kikendeeze ku ntataaganya […]

    The post Abagoba ba taxi ne bodaboda bagumiziddwa ku kya ppaaka enkadde appeared first on Beat FM.

  • Omuwendo gw’abafiridde mu kalinaabiri gweyongedde bali 11

    beatradio.co.ug Monday, 11 May 2020 17:50:06

    Omuntu omulala omu nga mulamu aggyiddwa mu bitoffaali by’ekizimbe ki Kalinaabiri eky’emyaliiro ena ekyabumbulukuse ne kigwiira abazimbi mu ggandaalo lyetwakamalako wano e Kansanga mu Zone emanyiddwa nga Kiwempe. Omu ku bagatusakira wano mu Kampala Robert Ssegawa atuuse ku kizimbe kino enkya ya leero atutegeezezza nti bateebereza abantu abalala nga munaana bateeberezebwa okuba nga bakyalemedde mu […]

    The post Omuwendo gw’abafiridde mu kalinaabiri gweyongedde bali 11 appeared first on Beat FM.

  • Tumukunde alya butaala, yeeyimiriddwa obukadde 50

    beatradio.co.ug Monday, 11 May 2020 17:26:28

    Munnamagye eyagannyuka eyeevaamu ng’enkoko emira Ensanafu n’atunuulira entebe ennene mu ggwanga n’eriiso erigyegomba Lt Gen Henry Tumukunde ddaaki ayimbuddwa ku kakalu ka kkooti ka Bukadde amakumi ataano obutabadde bwa buliwo bwakkiriziddwa okweyimirirwa. Tumunde ng’ayimbuddwa omulamuzi wa kkooti enkulu Wilson Kwesiga abadde mu Kawome e Luzira okuva nga 18th omwezi ogw’okusatu omwaka guno kkooti ekkirizza n’eddamu […]

    The post Tumukunde alya butaala, yeeyimiriddwa obukadde 50 appeared first on Beat FM.

Top 10: USA Top 10: USA

Genre: Various
Video Streaming
  • Play   Lagu Indonesia Terbaik - Terpopuler - Terhits Sepanjang Masa #MusicStream #LiveMusic #DirumahAja
  • Play   Best Radio 1 • Live Radio Pop Music 2020' Best English Songs Of All Time - New Popular Songs 2020
  • Play   Fenomen Pop Live Radio • Pop Music 2020 - Best English Songs Of All Time - New Popular Songs 2020
  • Play   lofi hip hop radio - beats to relax/study to
  • Play   Dance Music Live Radio • Best English Songs 2020 - Top Hits 2020 New Pop Songs Remix
  • Play   Tropical House Radio • 24/7 Live Radio | Best Relax House, Chillout, Study, Running, Happy Music
  • Play   The Good Life Radio • 24/7 Live Radio | Best Relax House, Chillout, Study, Running, Gym, Happy Music
  • Play   New Popular Songs 2020 - Top 40 Songs This Week - Best Hits Music Playlist 2020
  • Play   Deep Legacy. Radio • 24/7 Music Live Stream | Deep & Tropical House, Chill Out, Dance Music, EDM
  • Play   Sunday Coffee: Relaxing Jazz Radio - Smooth JAZZ & Soft Bossa Nova for Calm, Work, Study at Home